Access

You are not currently logged in.

Access JSTOR through your library or other institution:

login

Log in through your institution.

Journal Article

Music as Dance and Dance as Music: Interdependence and Dialogue in Baganda Baakisimba Performance

Sylvia Nannyonga-Tamusuza
Yearbook for Traditional Music
Vol. 47 (2015), pp. 82-96
DOI: 10.5921/yeartradmusi.47.2015.0082
Stable URL: http://www.jstor.org/stable/10.5921/yeartradmusi.47.2015.0082
Page Count: 15
Were these topics helpful?
See something inaccurate? Let us know!

Select the topics that are inaccurate.

Cancel
  • Download ($12.00)
  • Add to My Lists
  • Cite this Item
Music as Dance and Dance as Music: Interdependence and Dialogue in Baganda Baakisimba Performance
Preview not available

Abstract

Abstract in Luganda Ebivuga Mazina era n'Amazina Bivuga: Enkwanaganya n'Enjogeraganya mu Baakisimba w'Abaganda Nga bwekiri mu by'obuwangwa bw'ennyimba n'amazina g'abaddugavu ag'ekinnansi, ennyimba, ebivuga, n'amazina mu baakisimba w'Abaganda, bikwanaganya era byogeraganya. Envuga y'engoma ebuulira omuzinyi ekisoko kyalina okuzina, ate era omuzinyi ng'awenya ku kubagoma n'amaaso ge, asobola okulaga abagoma ekisoko kyeyandyagadde okuzina. Mu lupapula luno, nga nkozesa amazina g'abaakisimba ndaga ng'ebivuga, ng'engoma, ensaasi, ngalabi ne nankasa bwe bikwatagana era ne bijjuliriza ebisoko by'amazina ga baakisimba, naddala okubiibya okwo mu Lubiri n'okwomukyalo. Mpunzika nga ngamba nti amazina ga baakisimba bivuga, era n'ebivuga mu baakisimba, nabyo mazina, elw'engeri buli byombiriri bwe bikwanaganya ku siteegi.

Page Thumbnails